Ekiruubirirwa ekikulu eky’ekibanja ku mutimbagano ekya Sierra Vista Fellowship kwe kwongera ku nnimi n’enjogera z’ennimi ezigabanirwamu amabaluwa n’enkuŋŋaana ku Branham Tabanako mu Jeffersonville, Indiana ow’oluganda Joseph Branham gy’ali omusumba waayo. Tukolaganira wamu n’akakiiko k’abadinkoni aka Branham Tabanako. Bw’oba n’ebibuuzo byonna oba okukwatibwako bambi kwatagana n’omudinkoni, ow’oluganda Jeremy Evans ku BT@Branham.org.
Okuvvuunula kw’obuliwo (layivu) kwandiba okutatuukiridde bulungi n’olwekyo kusaana okwewoozako kuno.Omulimu gwonna gukolebwa lwa bulungi. Teri ssente zifunibwa oba ziwanyisiganyizibwa olw’obuweereza buno.Ab’oluganda ne bannyinaffe bano bakola bukubirire, awatali kulabibwa, kululwo, omubiri gwa Kulisto.Bawereza abakolera awamu mu bumu bw’Ekigambo. Twegomba essaala zammwe kulwaabwe naffe n’okusinga byonna kulwa muganda waffe Joseph Branham n’amaka ge.
Olukalala lw’enkuŋŋaana lulagibwa wammanga okusinziira ku nnaku z’omwezi, bweluba nga lwavvuunulwa mu lulimi lwo. Bwe watabaaawo muvvuunuzi wa buliwo, okuvvuunula okwakolebwa Voice of God Recordings kwe kukozesebwa.
- 22-0814 Omulimu Ogw’ekikugu
- 22-0807 Omuntu Atategeerekeka
- 22-0731 Okubikkula Katonda
- 22-0724 TUNULA ERI YESU
- 22-0717 Waliwo Omusajja Wano Asobola Okussaako Ekitangaala
- 22-0710 Ebika By’Abakkiriza Ebisatu
- 22-0703 Nnaakola Ntya Yesu Ayitibwa Kristo?
- 22-0626 Oyo Ali Mu Ggwe
- 22-0619 Emmeeme Eziri Mu Busibe Kati
- 22-0612 Okumalirira Mu Mutima
- 22-0605 Akabonero
- 22-0529 Okukkiriza Okutuukiridde
- 22-0522 Nnyinza Ntya Okuwangula?
- 22-0515 Ekiseera Ky’Okwegatta n’Akabonero Kaakyo
- 22-0508 Kristo ky’Ekyama Kya Katonda Ekibikuliddwa
- 22-0501 Katonda Tayita Muntu Eri Musango Awatali Kusooka Kumulabula
- 22-0424 Afaayo. Ofaayo?
- Paasika 2022
- 22-0410 Omuluŋŋamya
- 22-0403 Ekimyanso Ekimyufu Eky’Akabonero Ak’okujja Kwe
- 22-0327 Okuyimirira Mu Kituli
- 22-0320 Akabonero Ak’omusavu
- 22-0313 Ebibuuzo n’Okuddamu ku Bubonero
- 22-0306 Akabonero Akoomukaaga
- 22-0227 Akabonero Akookutaano
- 22-0220 Akabonero Akookuna
- 22-0213 Akabonero Akookusatu
- 22-0206 Akabonero Akookubiri
- 22-0130 Akabonero Akasooka
- 22-0123 Ebbanga Wakati W’Emirembe Omusanvu Egy’Ekkanisa n’Obubonero Omusanvu
- 22-0116 Katonda Nga Yeekweka Mu Binyoomebwa era Nga Yeebikkulira Mu By Byennyini
- 22-0109 Kano K e Kabonero k’Enkomerero, Ssebo?
- 22-0102 Abusoluuti
- 21-1226 Lwaki Beeserekemu Omutono
- 21-1219 Akabonero
- 21-1212 Okusssa ekimu
- 21-1107 Edeni Ya Setaani
- 21-1031 Akasegajja k’omuntu Alowooza
- 21-1024 Kristo Abikkulibwa Mu Kigambo Kye
- 21-1017 ra Nga Takimanyi
- 21-1010 Ebyokubaawo Ngabitangazibwa Obunnabbi
- 21-1003 Katonda W’omulembe Guno Omubi
- 21-0919 Abafukeko Amafuta Mu Kiseera Eky’Enkomerero
- 21-0912 Emmere Ey’Omwoyo Mu Ntuuko Zaayo
- 21-0829 Okukwatibwa Ensonyi
- 21-0822 Okweroboza Omugole
- 21-0815 Ensigo Terisika Wamu E’ekisusunku
- 21-0808 Katonda Akyusa Endowooza Ye?
- 21-0801 Akakasa Ekigambo Kye
- 21-0717 Okuva Okw’okusatu
- 21-0711 Okutongoza Omwana
- 21-0425 Ttanka Z’omu Ttaka Eziwomoggose
- 21-0403 Olunaku Olwo e Kalivaaliyo
- 20-1011 Omuluŋŋamya
- 20-0906 Ttanka z’Omu Ttaka Eziwomoggose
- 19-1215 Obuziba Bukoowoola Obuziba
- 19-0609 Eddoboozi Lya Katonda Mu Nnaku Zino Ez’Oluvannyuma
- 17-0118 Olusuku Adeni Olwa Ssitaani